Exodus 36:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Etaano ku mitanda gino yagitaba wamu mu lubu lumu, egisigadde omukaaga ne giba mu lulala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bagatta entimbe ttaano wamu ku bwazo, n’entimbe omukaaga nazo ne bazigatta ku bwazo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agatta emitanda etaano gyokka, n'emitanda omukaaga gyokka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emitanda etaano ne bagigatta wamu gyokka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agatta emitanda etaano gyokka, n'emitanda omukaaga gyokka.