Exodus 36:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emabega w'Ekisulo, ebugwanjuba yakolerayo embaawo mukaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bakola embaawo mukaaga, ne baziteeka ku ludda olw’emabega wa Weema, lwe lw’ebugwanjuba;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ez'oluuyi olw'eweema olw'emabega mu bugwanjuba n'akola embaawo mukaaga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ez'oku ludda olw'Eweema Entukuvu olw'emabega mu bugwanjuba, ne bakola embaawo mukaaga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ez'oluuyi olw'eweema olw'emabega mu bugwanjuba n'akola embaawomukaaga.