Exodus 36:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola emikiikiro egy'embaawo mu muti ogw'akasaana, etaano olw'embaawo ku luuyi olumu olw'Ekisulo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bakola emikiikiro mu muti gwa akasiya. Emikiikiro etaano ne bagikozesa ku mbaawo eziri ku lusebenju lwa Weema olumu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'akola emiti egy'omuti gwa sita; etaano egy'embaawo ez'oluuyi lumu olw'eweema,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era baakola emikiikiro kkumi n'etaano egy'omuti ogwa akasiya, etaano ku mbaawo ez'oku ludda olumu olw'Eweema Entukuvu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'akola emiti egy'omuti gwa sita; etaano egy'embaawo ez'oluuyi lumu olw'eweema,