Exodus 36:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola omukiikiro ogwa wakati, nga guyitamu wakati w'embaawo okuva ku nkomerero emu ey'embaawo okutuuka ku ndala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bassaayo omulabba nga guyita wakati w’embaawo nga guva ku ludda olumu okutuuka ku ludda olulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omuti ogwa wakati n'aguyisa wakati mu mbaawo eruuyi n'eruuyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukiikiro ogwa wakati w'embaawo baaguyisaamu erudda n'erudda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omuti ogwa wakati n'aguyisa wakati mu mbaawo eruuyi n'eruuyi.