Exodus 36:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
anti eby'okukozesa bye baalina byali bimala okumaliriza omulimu gwonna, n'okuyitirira nga biyitiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga ebyo abakozi bye baalina byali bimala omulimu ogwo era n’okufikkawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ebintu bye baali nabyo byamala emirimu gyonna okugikola, era byasukkirirawo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ebyali bireeteddwa, byali bingi okusinga ebyali byetaagibwa okumaliriza omulimu gwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ebintu bye baali nabyo byamala emirimu gyonna okugikola, era byasukkirirawo.