Exodus 37:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yagisaanusiza empeta nnya eza zaabu, n'azisiba ku nsonda ennya awali amagulu ana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’aweesa empeta nnya eza zaabu, n’azisiba mu nsonda ennya awali amagulu gaayo ana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agifumbira empeta nnya eza zaabu, n'ateeka empeta ku nsonda ennya eziri ku magulu gaayo ana (4).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agikolera empeta nnya eza zaabu, n'aziteeka ku nsonda zaayo ennya, awali amagulu gaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agifumbira empeta nnya eza zaabu, n'ateeka empeta ku nsonda ennya eziri ku magulu gaayo ana.