Exodus 38:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bezaleli mutabani wa Wuri, mutabani wa Kuru, ow'ekika kya Yuda, yakola byonna Omukama bye yalagira Musa bikolebwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bezaaleeri, mutabani wa Uli muzzukulu wa Kuuli, ow’omu kika kya Yuda, n’akola ebyo byonna Mukama bye yalagira Musa;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Bezaaleeri, omwana wa Uli, omwana wa Kuuli, ow'ekika kya Yuda ye yakola byonna Mukama bye yalagira Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bezaleeli mutabani wa Wuuri, era muzzukulu wa Huri, ow'omu Kika kya Yuda, ye yakola byonna, Mukama bye yalagira Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Bezaaleeri, omwana wa Uli, omwana wa Kuuli, ow'ekika kya Yuda, ye yakola byonna Mukama bye yalagira Musa.