Exodus 39:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bigenda bitobeka akade aka zaabu n'amakomamawanga, akade aka zaabu n'amakomamawanga, okwetoolooza eggemo ly'omunagiro ogw'okuweereza, ng'Omukama bwe yali alagidde Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
baatunga amajjolobera ne baddirizaako akade, ate ne batunga amajjolobera ne baddirizaako akade, okwetooloola ebirenge by’ekyambalo ekyo eky’okuweererezangamu; nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
endege n'ekkomamawanga, endege n'ekkomamawanga, ku birenge by'omunagiro okwetooloola, okuweererezangamu; nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga batobeka endege n'ekkomamawanga, n'endege n'ekkomamawanga, okwetooloola ebirenge by'omunagiro ogw'okwambalanga mu kuweereza, nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
endege n'ekkomamawanga, endege n'ekkomamawanga, ku bireage by'omunagiro okwetooloola, okuweererezangamu; nga Mukama bwe yalagira Musa.