Exodus 39:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baakolera Aroni ne batabani be ekkanzu mu ngoye eza bafuta, omulimu gw'omulanzi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne bakolera Alooni n’abaana be amakooti agaalukibwa mu wuzi eza linena omulebevu omulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bakolera Alooni ebizibawo ebya bafuta ennungi eby'omulimu ogulangibbwa, n'abaana be,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bakolera Arooni ne batabani be amasaati, mu lugoye olulukiddwa obulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakolera Alooni ebizibawo ebya bafuta ennungi eby'omulimu ogulangibwa, n'abaana be,