Exodus 39:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekikondo eky'ettawaaza ekya zaabu omwereere n'olukalala lw'ettawaaza zaakyo na byonna ebizikozesebwako awamu n'omuzigo ogw'okukoleeza;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ekikondo ky’ettaala ekya zaabu omuka, n’ettaala zaako n’ebigenderako ebikozesebwa, n’amafuta gaazo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ekikondo ekirongoofu, eky'ettaala yaakyo, bye by'ettaala eby'okulongoosebwanga, n'ebintu byakyo byonna, n'amafuta ag'ettabaaza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ekikondo ky'ettaala, ekya zaabu omulungi, ettaala zaakyo, n'ebintu byakyo byonna, n'amafuta g'ettaala;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ekikondo ekirongoofu, eby'ettabaaza byakyo, bye by'ettabaaza eby'okulongoosebwanga, n'ebintu byakyo byonna, n'amafuta ag'ettabaaza;