Exodus 39:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omwaliiro ogwa zaabu, omuzigo ogusiiga, obubaani obw'akawoowo, olutimbe lw'oku mulyango gwa Weema;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ekyoto ekya zaabu, amafuta ag’okwawula n’obubaane obw’akawoowo, n’olutimbe olw’omulyango oguyingira mu Weema ya Mukama;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ekyoto ekya zaabu, n'amafuta ag'okufukangako, n'obubaane obulungi, n'akatimba ak'oluggi olw'eweema;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
alutaari eya zaabu, omuzigo ogusiigibwa, obubaane obuwunya akawoowo, n'olutimbe olw'omu mulyango gw'Eweema Entukuvu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ekyoto ekya zaabu, n'amafuta ag'okufukangako, n'obubaane obuwoomerevu, n'akatimba ak'oluggi olw'eweema;