Exodus 4:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'addamu nti: “Mukama wange, nkwegayiridde, tuma omulala yenna akikole.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Musa n’agamba nti, “ Mukama wange, nkwegayiridde tuma omuntu omulala.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'addamu nti, “Ayi Mukama, nkwegayiridde tuma omuntu omulala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba nti: “Ayi Mukama, nkwegayiridde, tuma omuntu omulala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Ai Mukama, tuma nno, nkwegayiridde, mu mukono gw'oyo gw'oyagala okutuma.