Exodus 4:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'ali mu lugendo, bwe yatuuka aw'okusula, Omukama n'ajja okumusisinkana, n'ayagala okumutta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe baali bagenda nga batuuse ku nnyumba y’abagenyi, Mukama n’amulabikira, n’ayagala okumutta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baali bakyali mu lugendo nga bali mu kifo we baasula, Mukama n'asisinkana Musa n'ayagala okumutta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu lugendo nga basiisidde we banaasula, Mukama n'asisinkana Musa, n'ayagala okumutta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo (bwe baali nga bakyali) mu kkubo mu kisulo, Mukama n'amusisinkana n'ayagala okumutta.