Exodus 4:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'amugamba nti: “Gusuule ku ttaka.” Musa n'agusuula ku ttaka, ne gufuuka omusota. Musa n'agudduka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda n’amugamba nti, “Gusuule wansi.” Musa n’agusuula wansi; ne gufuuka omusota, n’agudduka!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amugamba nti, “Gusuule wansi.” N'agusuula wansi, ne gufuuka omusota; Musa n'agudduka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'agamba nti: “Gusuule wansi.” Musa n'agusuula wansi, ne gufuuka omusota, n'agudduka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Gusuule wansi. N'agusuula wansi, ne gufuuka omusota: Musa n'adduka mu maaso gaagwo.