Exodus 40:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olireeta Aroni ne batabani be ku mulyango gwa Weema n'obanaaza n'amazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Olireeta Alooni ne batabani be ku mulyango gw’Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, n’obanaaza n’amazzi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olireeta Alooni n'abaana be ku mulyango ogw'Eweema ey'okusisinkanirangamu, n'obanaaza n'amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Olwo olireeta Arooni ne batabani be ku mulyango gw'Eweema ey'okunsisinkanirangamu, n'obanaaza n'amazzi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olireeta Alooni n'abaana be ku mulyango ogw'eweema ey'okusisinkanirangamu, n'obanaaza n'amazzi.