Exodus 40:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne batabani be olibaleeta, n'obambaza amakanzu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olireeta ne batabani be n’obambaza ekkanzu ey’obwakabona,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olireeta abaana be, n'obambaza ebizibawo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era olireeta batabani be n'obambaza amasaati,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olireeta abaana be, n'obambaza ebizibawo: