Exodus 40:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'akolera ddala bw'atyo byonna ng'Omukama bwe yali amulagiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa bw’atyo n’akola ebyo byonna nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'akola bw'atyo; nga byonna Mukama bye yamulagira, bwe yakola bw'atyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'akola byonna nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'akola bw'atyo: nga byonna Mukama bye yamulagira, bwe yakola bw'atyo.