Exodus 40:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'asimba Ekisulo, n'akitegekera entobo, n'asimba embaawo zaakyo, n'awanika emikiikiro gyakyo, n'asimba empagi zaakyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’asimba Eweema ya Mukama; n’ateekateeka ebya wansi mw’etuula, n’ategeka olukangaga lwayo, n’asimba empagi zaayo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'asimba eweema, n'ateekawo ebinnya byayo, n'ayimiriza embaawo zaayo, n'ayingiza emiti gyayo, n'awangiza empagi zaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'ateekawo ebinnya byayo, n'asimba embaawo zaayo, n'agatta emikiikiro gyayo, n'awangiza empagi zaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'asimba eweema, n'ateekawo ebinnya byayo, n'ayimiriza embaawo zaayo, n'ayingiza emiti gyayo; n'awangiza empagi zaayo.