Exodus 40:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayanjululiza Weema ku Kisulo, Weema n'agissaako ekibikkako waggulu, ng'Omukama bwe yali alagidde Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’assaako ekibikka ku Weema ya Mukama, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'atimba eweema ku nnyumba, n'agiteekako kungulu eky'okubikkako; nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ayanjuluza eky'okugibikkako, era n'agiteekako n'eky'okugibikkako ekyokungulu, nga Mukama bwe yalagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'atimba eweema ku nnyumba, n'agiteekako kungulu eky'okubikka ku weema; nga Mukama bwe yalagira Musa.