Exodus 40:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ku yo n'atereezaako Emigaati gy'Okwolesebwa mu maaso g'Omukama, ng'Omukama bwe yali alagiridde Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’assaako emigaati ng’agitegese bulungi awali Mukama, nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ateekateeka emigaati mu maaso ga Mukama; nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agiteekako emigaati egiweebwayo eri Mukama, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agiteekateekako emigaati mu maaso ga Mukama: nga Mukama bwe yalagira Musa.