Exodus 40:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yassa ekikondo ky'ettawaaza mu Weema ey'Ensisinkano, okwolekera emmeeza, ku luuyi olw'emaserengeta olw'Ekisulo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’assa ekikondo ky’ettaala mu Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu ku ludda olw’Obukiikaddyo obw’Eweema ya Mukama, okwolekera emmeeza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ateeka ekikondo mu Weema ey'okusisinkanirangamu, mu maaso g'emmeeza, ku luuyi olw'Eweema olw'obukiikaddyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ateeka ekikondo ky'ettaala mu Weema ey'okusisinkanirangamu Mukama, mu maaso g'emmeeza, ku ludda lwa Weema eyo olw'ebukiikaddyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ateeka ekikondo mu weema ey'okusisinkanirangamu, mu maaso g'emmeeza, ku luuyi olw'eweema olw'obukiika obwa ddyo.