Exodus 40:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'awanika ettawaaza mu maaso g'Omukama, ng'Omukama bwe yali alagiridde Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ategeka ettaala awali Mukama, nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akoleeza ettaala mu maaso ga Mukama; nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akoleeza ettaala mu maaso ga Mukama, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akoleeza ettabaaza mu maaso ga Mukama; nga Mukama bwe yalagira Musa.