Exodus 40:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yassa omwaliiro ogwa zaabu mu Weema ey'Ensisinkano mu maaso g'olutimbe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ayingiza ekyoto ekya zaabu mu Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu mu maaso g’eggigi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ateeka ekyoto ekya zaabu mu Weema ey'okusisinkanirangamu mu maaso g'eggigi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ateeka alutaari eya zaabu mu Weema eyo, mu maaso g'olutimbe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ateeka ekyoto ekya zaabu mu weema ey'okusisinkanirangamu mu maaso g'eggigi: