Exodus 40:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agwokerako obubaani obw'akawoowo, ng'Omukama bwe yali alagiridde Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ayokerako obubaane obwa kawoowo, nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'akyoterezaako obubaane obw'ebyakaloosa obulungi; nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'agyoterezaako obubaane obuwunya akawoowo, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'akyoterezaako obubaane obw'ebyakaloosa ebiwoomerevu; nga Mukama bwe yalagira Musa.