Exodus 40:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa ne Aroni ne batabani be ne banaabira omwo engalo n'ebigere byabwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa ne Alooni ne batabani ba Alooni mwe baanaabiranga engalo zaabwe n’ebigere byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa ne Alooni n'abaana be ne bakinaabirangamu engalo zaabwe n'ebigere byabwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa, Arooni ne batabani be, ne banaabirangamu engalo zaabwe n'ebigere byabwe
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa ne Alooni n'abaana be ne bakinaabirangamu engalo zaabwe n'ebigere byabwe;