Exodus 40:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu ŋŋendo zaabwe zonna ekire buli lwe kyasitulanga okuva ku Kisulo, Abayisirayeli nga nabo basitula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu lugendo lwabwe lwonna, ekire bwe kyaggyibwanga ku Weema ya Mukama, olwo abaana ba Isirayiri nga basitula nga batambula;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ekire bwe kyaggibwanga ku Weema, abaana ba Isiraeri ne batambulanga, mu lugendo lwabwe lwonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu lugendo lwabwe lwonna ekire bwe kyavanga ku Weema Entukuvu, Abayisirayeli ne balyoka batambula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ekire bwe kyaggibwanga ku weema, abaana ba Isiraeri ne batambulanga, mu lugendo lwabwe lwonna: