Exodus 40:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olissa ekinaabirwamu wakati w'Eweema ey'Ensisinkano n'omwaliiro n'ossaamu amazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
olyoke oteeke ebbensani wakati wa Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu n’ekyoto, mu bbensani oteekemu amazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era oliteeka ekinaabirwamu wakati w'Eweema ey'okusisinkanirangamu n'ekyoto, n'okifukamu amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oliteeka ebbenseni wakati w'Eweema eyo n'alutaari, n'ogiteekamu amazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oliteeka ekinaabirwamu wakati w'eweema ey'okusisinkanirangamu n'ekyoto, n'okifukamu amazzi.