Exodus 5:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe kityo abantu ne basaasaanira ensi yonna ey'e Misiri okukuŋŋaanya essubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe batyo abantu ne basaasaanira Misiri yonna okukuŋŋaanya obukonge bw’essubi ly’eŋŋaano bakozese obwo mu kifo ky’essubi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abantu ne basaasaanira mu nsi yonna ey'e Misiri okunoonya essubi
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abantu ne basaasaanira mu nsi yonna ey'e Misiri okukuŋŋaanya essubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abantu ne basaasaanira mu nsi yonna ey'e Misiri okukuŋŋaanya ebisasiro nga tewali ssubi.