Exodus 5:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwava mu maaso ga Faraawo, ne basanga Musa ne Aroni nga babalindiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baava ewa Falaawo, baasanga Musa ne Alooni nga babalindiridde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baava ewa Falaawo ne basisinkana Musa ne Alooni nga babalindiridde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baali bava ewa kabaka, ne basisinkana Musa ne Arooni abaali babalindiridde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne basisinkana Musa ne Alooni, abaali bayimiridde mu kkubo, nga bava eri Falaawo: