Exodus 6:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aroni yawasa Eliseba, muwala wa Amminadabu, mwannyina wa Nakusoni, n'amuzaalira Nadabu, Abiwu, Eleyazari ne Yitamari.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alooni n’awasa Eriseba, muwala wa Aminadaabu era nga ye mwannyina wa Nakayisoni. Yamuzaalira abaana bano: Nadabu ne Abiku, Eriyazaali ne Isamaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alooni yawasa Eriseba, muwala wa Aminadaabu, muganda wa Nakaisoni; n'amuzaalira Nadabu ne Abiku, Eriyazaali ne Isamaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Arooni yawasa Eliseeba, muwala wa Amminadabu era mwannyina Nahusooni, n'amuzaalira Nadabu ne Abihu ne Eleyazaari ne Yitamaari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alooni n'awasa Eriseba, muwala wa Aminadaabu, muganda wa Nakaisoni; n'amuzaalira Nadabu ne Abiku, Eriyazaali ne Isamaali.