Exodus 6:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ono ye Aroni yennyini ne Musa Omukama be yagamba nti: “Muggye Abayisirayeli mu nsi y'e Misiri mu bibinja byabwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo ye Alooni ne Musa Mukama be yalagira nti, “Muggyeeyo abaana ba Isirayiri bonna mu nsi y’e Misiri.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo ye Alooni ne Musa Mukama be yalagira nti, “Muggyeeyo abaana ba Isiraeri mu nsi y'e Misiri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo ye Arooni ne Musa, Mukama be yagamba nti: “Muggyeeyo ebika by'Abayisirayeli mu nsi y'e Misiri.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo ye Alooni ne Musa bali Mukama be yagamba nti Muggyeeyo abaana ba Isiraeri mu nsi y'e Misiri mu ggye lyabwe.