Exodus 6:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano, Musa ne Aroni, be baayogera ne Faraawo, kabaka w'e Misiri ku kuggya Abayisirayeli mu Misiri, abo Musa ne Aroni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Be bo abaayogera ne Falaawo, kabaka w’e Misiri, ku by’okuggyayo abaana ba Isirayiri mu Misiri. Ye Musa oyo, ne Alooni oyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo be baagamba Falaawo kabaka w'e Misiri aleke abaana ba Isiraeri bave mu Misiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo be baagamba kabaka w'e Misiri okuggya Abayisirayeli mu Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baagamba Falaawo kabaka w'e Misiri okuggya abaana ba Isiraeri mu Misiri: abo ye Musa ne Alooni bali.