Exodus 7:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agamba Musa nti: “Laba nkufudde Katonda eri Faraawo, ne Aroni muganda wo y'anaaba omulanzi wo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’agamba Musa nti, “Laba, nkufudde nga Katonda awali Falaawo, ne muganda wo Alooni y’ajja okubeera nnabbi wo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Musa nti, “Laba, nkufudde nga Katonda eri Falaawo; era Alooni muganda wo alibeera nnabbi wo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'agamba Musa nti: “Kale nja kuteekawo muganda wo Arooni akwogerere. Ye alibuulira kabaka ebyo by'oyagala okumutegeeza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agamba nti Laba, nkufudde Katonda eri Falaawo: era Alooni mugandawo alibeera nabbi wo.