Exodus 7:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli omu n'asuula omuggo gwe wansi, ne gifuuka emisota, kyokka omuggo gwa Aroni ne gumira emiggo gyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nabo baasuula wansi emiggo gyabwe, ne gifuuka emisota; naye omuggo gwa Alooni ne gumira emiggo gyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne basuula emiggo gyabwe wansi ne gifuuka emisota; naye omuggo gwa Alooni ne gumira emiggo gyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli omu n'asuula wansi omuggo gwe, ne gufuuka omusota. Naye omuggo gwa Arooni ne gumira egyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga baasuula buli muntu omuggo gwe ne giba emisota naye omuggo gwa Alooni ne gumira emiggo gyabwe.