Exodus 7:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Faraawo n'aguguba, n'atawuliriza Musa ne Aroni ng'Omukama bwe yali ayogedde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye era omutima gwa Falaawo ne gukakanyala, nga Mukama bwe yali agambye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutima gwa Falaawo ne gukakanyala, n'atabawulira; nga Mukama bwe yayogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'asigala ng'akyakakanyazizza omutima gwe, n'atawuliriza Musa ne Arooni, nga Mukama bwe yali agambye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Falaawo omutima gwe ne gukakanyala, n'atabawulira; nga Mukama bwe yayogera.