Exodus 7:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze nzija kugugubya omutima gwa Faraawo, nkole obubonero bwange n'ebikuuno byange mbyongere obungi mu nsi y'e Misiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ndikakanyaza omutima gwa Falaawo; ne bwe ndikolera ebyamagero ebingi ennyo mu nsi y’e Misiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange ndikakanyaza omutima gwa Falaawo, ne nnyongera obubonero n'okukola eby'amagero mu nsi y'e Misiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze ndikakanyaza omutima gwa kabaka, ne bwe ndyongera okukola ebyamagero n'ebyewuunyo mu nsi y'e Misiri, kabaka talibawuliriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange ndikakanyaza omutima gwa Falaawo, ne nnyongeza obubonero bwange n'amagero mu nsi y'e Misiri.