Exodus 7:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa ne Aroni ne bakola ekyo kyennyini ng'Omukama bwe yabalagira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa ne Alooni ne bakola nga Mukama bwe yabalagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa ne Alooni ne bakola bwe batyo; nga Mukama bwe yabalagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa ne Arooni ne bakola nga Mukama bwe yabalagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa ne Alooni ne bakola bwe batyo; Mukama nga bwe yabalagira: bwe batyo bwe baakola.