Exodus 8:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baakola. Aroni n'agolola omukono gwe n'omuggo gwe n'agukuba enfuufu ey'oku ttaka, ensiri ne zirumba abantu n'ebisolo, wonna mu nsi y'e Misiri, enfuufu yonna ey'oku ttaka mu Misiri n'efuuka ensiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’akolera Musa kye yamusaba. Ebikere ne bifiira mu mayumba, ne mu mpya mu byalo, ne mu nnimiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'akola nga Musa bwe yasaba; ebikere ne bifiira mu nnyumba, mu mpya, ne mu nsuku.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'akola nga Musa bwe yasaba. Ebikere ebyali mu nnyumba, ne mu mpya, ne mu nnimiro, ne bifa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'akola ng'ekigambo kya Musa: ebikere ne bifiira mu nnyumba, mu mpya, ne mu nsuku.