Exodus 8:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebikere bijja kukuvaako, bive ne mu nnyumba yo ne ku bakungu bo, ne ku bantu bo; bijja kusigala mu Kiyira mwokka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalogo nabo ne bakola bwe batyo mu magezi gaabwe ag’ekyama, nabo ne baleeta ebikere mu nsi ey’e Misiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abasawo ne bakola bwe batyo n'amagezi gaabwe ag'ekyama, ne balinnyisa ebikere ku nsi y'e Misiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abasawo nabo ne bakola ekintu kye kimu, mu magezi gaabwe ag'ekyama, ebikere ne bifubutukayo, ne birumba ensi y'e Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abasawo ne bakola bwe batyo n'amagezi gaabwe ag'ekyama, ne balinnyisa ebikere ku nsi y'e Misiri.