Exodus 9:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka mmanyi nga ggwe n'abakungu bo temunnatya Mukama Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka mmanyi nga ggwe n’abakungu bo temunnatya Mukama Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mmanyi nga ggwe n'abaddu bo temunnaba kutya Mukama Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mmanyi nga ggwe n'abakungu bo temunnaba kutya Mukama Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe n'abaddu bo, mmanyi nga temulitya kaakano Mukama Katonda.