Exodus 9:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obufumbo ne sayiri byayonooneka, kubanga sayiri yali assaako nga n'obufumbo bwakaanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
(Obugoogwa ne sayiri byakubwa ne bizikirizibwa, kubanga sayiri yali ayengera nga n’obugoogwa bumulisizza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
(Obugoogwa ne sayiri byakubibwa omuzira, kubanga sayiri yali atandiikiriza okubala nga n'obugoogwa busansudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obugoogwa ne bbaale ne bizikirizibwa, kubanga bbaale yali atandika okubala, n'obugoogwa nga busansudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obugoogwa ne sayiri ne bikubibwa: kubanga sayiri yali etanula okubala, n'obugoogwa bwali busansudde.