Exodus 9:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eŋŋano n'omukyere tebyayonooneka, kubanga bimera luvannyuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye eŋŋaano n’omukyere, byo tebyayonoonebwa kubanga byali tebinnayengera.)
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye eŋŋaano ne kusemesi tebyakubibwa; kubanga byali nga tebinnamera).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye tewaaliwo ŋŋaano yazikirizibwa, yo yali nga tennamera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye eŋŋaano ne kusemesi tebyakubibwa: kubanga byali nga tebinnamera.