Exodus 9:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama akakasizza obudde, agambye nti: ‘Enkya, ekyo Omukama lw'ajja okukikola mu nsi eno.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’alonda ekiseera, n’agamba nti, “Enkya Mukama w’anaakolera ekintu kino mu nsi eno.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'assaawo ekiseera ng'ayogera nti, “Enkya lwenaakola ekyo mu nsi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'assaawo ekiseera ng'agamba nti: “Enkya, nze MUKAMA nja kukola ekyo mu ggwanga.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'assaawo ekiseera kye yayagala, ng'ayogera nti Jjo Mukama bw'alikola ekyo mu nsi.