Ezekiel 1:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebisolo byagendanga ne bidda okufaanana ebimyanso by'eraddu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebiramu byetawulanga ng’okumyansa okw’eggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebiramu ebyo byaddukanga embiro ate ne bidda, nga bw'olaba okumyansa kw'eggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebiramu ebyo byaddukanga embiro ate ne bidda, nga bw'olaba okumyansa kw'eggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebiramu ne biddukana mbiro ne bikomawo ng'ekifaananyi eky'okumyansa kw'eggulu.