Ezekiel 1:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe zaatambulanga, nga zigenda ku njuyi ennya ebiramu gye byabanga bitunudde; nnamuziga tezaawetanga ebiramu bwe byatambulanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era zeetoolooleranga mu njuyi zonna ennya, nga tezizinaazina ng’ebiramu bitambula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zaali zisobola okutambulira ku njuyi zonna ennya awatali kumala kukyuka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe zityo zaasobolanga okutambulira mu njuyi zonna ennya, awatali kumala kukyuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baatambulanga baatambuliranga ku mbiriizi zaabwe ennya: tebaakyuka bwe baatambula.