Ezekiel 1:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emigo gyazo gyali miwanvu nga gyewuunyisa; emigo gyonna ena nga gijjudde amaaso okwetooloola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Empanka zaazo zaali mpanvu nga zitiisa, era empanka ennya zonna nga zijjuddemu amaaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Empanka za nnamuziga ezo ennya, zaali mpavu, nga zitiisa, era nga zijjudde amaaso enjuyi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Empanka za nnamuziga ezo ennya, zaali mpanvu, nga zitiisa, era nga zijjudde amaaso enjuyi zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwekulungirivu bwabwe bwali buwanvu, bwa ntiisa; era abo abana baalina obwekulungirivu bwabwe nga bujjudde amaaso enjuyi zonna.