Ezekiel 1:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olwookutaano olw'omwezi, gwe gwali omwaka ogwokutaano ogw'okuwaŋŋangusibwa kwa kabaka Yoyakini,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olwokutaano mu mwezi ogwo, gwe gwali omwaka ogwokutaano ogw’obuwaŋŋanguse bwa kabaka Yekoyakini,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olwo olw'okutaano olw'omwezi, gwe gwali omwaka ogw'okutaano ogw'okusibibwa kwa kabaka Yekoyakini,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwo olwokutaano mu mwezi, nga gwe mwaka ogwokutaano bukya Kabaka Yehoyakiini atwalibwa mu buwaŋŋanguse,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku olw'okutaano olw'omwezi, gwe gwali omwaka ogw'okutaano ogw'okusibibwa kwa kabaka Yekoyakini,