Ezekiel 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kimu nga kirina ebyenyi bina n'ebiwaawaatiro bina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kimu kyalina obwenyi buna, n’ebiwaawaatiro bina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era buli kimu kyalina obwenyi buna, era buli kimu ku byo kyalina ebiwaawaatiro bina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye nga buli kimu kirina obwenyi buna n'ebiwaawaatiro bina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era buli kimu kyalina obwenyi buna, era buli kimu ku byo kyalina ebiwaawaatiro bina.