Ezekiel 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebiwaawaatiro byabyo nga buli kimu kikoona ku kinne waakyo. Buli kiramu kyatambulanga butereevu, tebyakyukanga nga bitambula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era ebiwaawaatiro byabyo nga bisonga waggulu, buli kiwaawaatiro nga kikoona ku kinnaakyo. Buli kimu kyatambula nga kiraga mu maaso, nga tekikyuse kutunula mabega.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebiwaawaatiro byabyo byagattibwa buli kiwaawaatiro ne kinnaakyo; tebyakyuka bwe byatambula; byagenda buli kimu nga byesimbye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebiwaawaatiro byabyo byagattibwa buli kimu ku kinnaakyo era ebiramu ebyo byagendanga butereevu mu maaso, nga buli kimu tekikyuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ebiwaawaatiro byabyo byagattibwa buli kiwaawaatiro ne kinnaakyo; tebyakyuka bwe byatambula; byagenda buli kimu nga byesimbye.