Ezekiel 10:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nawulira nga nnamuziga ezo baziyita “Namuziga ezeetooloola.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mpulira zinnamuziga nga ziyitibwa “ezeetooloola eziwulukuka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mpulira nga zinnamuziga baziyita, zinnamuziga ezeetooloola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nawulira nga zinnamuziga baziyita “Zinnamuziga ezeetooloola.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bannamuziga, baabayita nze nga mpulira bannamuziga abeetooloola abawulukuka.